News

ABAWAGIZI b'ekibiina kya NUP basatu bakwatiddwa, ku bigambibwa nti babadde bagezaako okwekalaakasa. Julius Kibuga 3, omutuuze w'e Katooke nga muvuzi wa mmotoka , Isma Sennabulya 25 ng'abeera Mulago ne ...
<p>Abakkiriza&nbsp; mu nzikiriza y'Obumu ey'omukama Ruhanga Ow'obusobozi Bisaka beeraze amaanyi nga basiima Owobusobozi Bisaka olw'okubawonya kwossa n'okubawa emikisa egibafudde abagagga.&nbsp;</p> ...
Manifesito Gavumenti ya NRM kwe yanoonyeza obululu eya 2021-2026 yasuubiza okukola ebintu 577. Mu myaka ebiri n’ekitundu egyasooka ebitundu 35 ku 100 byakolebwa.
Kkwaaya mukaaga ze zaatuuze ku zaakamalirizo eza National Martyrs’ Choral Festival 2025, okuli ez’Abakatolikiti ssatu n’ez’Abakristaayo 3 ng’ebikujjuko bya kubeera ku Kampala Serena Hotel nga May 31, ...
Waliwo abaagala Rebecca Kadaga bamutonderewo ekifo ky'obumyuka bwa ssentebe wa NRM e Busoga May 29, 2025 WALIWO bassentebe ba NRM ku zi disitulikiti abasabye abakulira ekibiina kyabwe okutondawo ekifo ...
AKAKIIKO k’ebyokulonda olukakasizza ekibiina kya People’s Front for Freedom (PFF) ekya Dr. Kizza Besigye abakikulira ne balaakika okussaawo okuvuganya okw’amaanyi ne balabula NUP, NRM ne FDC ...
Museveni agguddewo enguudo Gavumenti z’ekoze e Kasese May 16, 2025 PULEZIDENTI Museveni agguddewo enguudo eziwemmese obuwumbi 53 mu munisipaali y’e Kasese, Gavumenti z’ezimbye mu ulogulaamu yaayo eya ...
Paapa Leo XIV ayingidde olubiri lwe May 15, 2025 PAAPA Leo XIV ayingidde olubiri lwa Paapa olutongole Paapa Francis gwe yasikidde,lwe yagaana okusulamu olw’amatiribona agaalusukka ng’ate ye ayagala ...
Baleese obujulizi obulala mu gw’okutta Katanga May 15, 2025 OMUSANGO gw’okutta omugagga Katanga guzzeemu oludda oluwaabi ne luleeta akatambi akalaga dokita ng’annyonnyola embeera mweyasanga omulambo ...
Entegeka za Gavt.zikanze abattakisi May 14, 2025 ABADDUKANYA takisi mu Uganda wansi w’ekibiina kya UTOF basabye minisita omubeezi ow’ebyantambula Fred Byamukama okusooka okuwulira endowooza zaabwe ...
Katikkiro Mayiga ajaguzza emyaka 12 ku bwa Katikkiro May 13, 2025 "Nga ntandika omwaka guno ogwe 13 nga nkuuma Ddamula, mbasaba tutambulire wamu tuwangane amagezi, tuyambagane, tube bumu, twebungulule ...
Akakuku ka Mpuuga ne Kyagulanyi kattuse May 08, 2025 OKUKWATIBWA kw’omukuumi wa Bobi Wine, Edward Ssebuwufu amanyiddwa nga Eddie Mutwe kuzuukusizza akakuku ka pulezidenti wa NUP, Robert Kyagulanyi ...