News

AB’OMUDUMU gw’amafuta batendese abavubuka obukodyo bw’okwokya ebyuma obw’omulembe. Amyuka akulira kkampuni ya ‘East African Crude Oil Pipeline EACOP Ltd’, John Bosco Habumugisha, ku mukolo ...
Baraka yawadde munne ebirabo ne batimba n’ebimuli mu kisenge mwe baabadde.
BRO. Ronnie Makabai, akulira Ekkanisa ya ETM ku Salaama Road e Makindye ne Holy City e Bwerenga ku lw’e Ntebe, alangidde Bannabyabufuzi abagendanga mu masabo okweraguza mu biseera by’okunoonya akalulu ...
DOKITA Jose Chameleone tawummudde. Yaakava mu Amerika okulongoosebwa akataago ng’eno yagendayo omwaka guwedde. Ku Lwomukaaga, yabaddeyo n’emmisa ey’okwebaza Katonda okumussuusa obulwadde e Lweza.
GYE buvuddeko, omuyimbi Alien Skin yakubwa n’emmotoka ye n’eyonoonebwa abavubuka e Iganga bwe yali mu kivvulu era poliisi n’etandika omuyiggo gw’abaakola kino.
Bino bitegeezeddwa amyuka ssentebe wa NRM mu buvanjuba, Capt. Mike Mukula mu nsisinkano gy’abaddemu ne sipiika Among wamu ne bassentebe ba NRM okuva mu zi disitulikiti okwetooloola eggwanga ku ...
NGA KCCA egenda mu maaso n’okwetegereza pulaani y’omugagga Hamis Kigunduokukulaakulanya omwala gwa Nakivubo omunene, abamu ku Bannakampala omuli abagagga, abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo ...
EKITONGOLE kya KCCA kisindise abaserikale baakyo ne bagoba abakazi n’abavubuka ababadde basula mu kibangirizi ekirinaanye ekkanisa ya Watoto nga kibalanga okukyafuwazaawo nókulinnyirira omuddo.
MUNNA NUP, Umar Magala, eyavuganya ne Luyimbazi Nalukoola ku kkaadi y’obubaka bwa Kawempe North alangiridde bw’agenda okuvuganya ku bwammeeya bw’e Kawempe n’akalubya ekibalo kya Sserunjogi ne Latif ...
KATIKKIRO wa Buganda Charles Peter Mayiga alambudde ku Kaggo eyawummula Tofiri Kivumbi Malokweeza ekiseera kino omukosefu mu Maka ge agasangibwa e Kazo mu ggombolola ye Nabweru mu ssaza ly'e Kyadondo.